Ekitabo Ekitukuvu - Luganda Bible 1968 Edition

Ultima versione

Versione
Aggiornare
28 ago 2024
Sviluppatore
Google Play ID
Installazioni
10.000+

App APKs

Ekitabo Ekitukuvu APP

Baibuli eno Ekitabo Ekitukuvu Ekiyitibwa Baibuli - Luganda Bible 1968 Edition, ekoleddwa nga Baibuli enyangu eyo mu nsawo. Kino kigendereddwa okukusobozesa okussa essira ku kigambo kya Katonda awatali kikutataganya. Okubikkula n'okunonya mu Bayibuli kikoleddwa nga kyangu okukozesa nga mulimu omuganyulo gw'okugikozesa n'okugisoma newankubadde omutimbagano guba teguliko.

Ebirimu:
-Okukozesa awatali mutimbagano
-Okuwuliriza eddobozi
-Okunnonya ebitundu n'ebigambo ebikulu
-Ebinyonyola ebiri wansi ku lupapula / Enyiriri ez'enjawulo
-Engeri enyangu gy'obikkula essula n'olunyiriri lw'oyagala
-Okubikkula amangu Baibuli ez'enjawulo

Società Biblica dell'Uganda yerina obwananyini
Ulteriori informazioni

Pubblicità